Omutaka |  Lugadev | Akakiiko akateesiteesi |  Obukulembeze bw'Ekika | Ensozi za Ab'Olugave Enkulu
 Ekika Ky'olugave
 Amannya
 Okwebaza
 Entandikwa
 y'Ekika
 Omutaka Mukiibi  Ssebuko
 Emirimu Gy'olugave
 ku Kabaka
 
Ebifananyi
Okusiima
 
 
 
 
 
 

Embuga y'Omutaka Ndugwa
P.O.Box 27307, Kampala
Email: lugave@lugave.ug
Tel:
+256(39)2948531
+256(77)2712210

 
 
  Ba Ndugwa
  Olukalala lwa ba Ndugwa

Bano be Bandugwa abakulembedde ekika okuviira ddala ku Ndugwa omubereberye:

 1. MUKIIBI SSEBUKO NDUGWA

 2. SIMWOGERERE MULANGWA

 3. SERUNJOGI: Ye mutabani wa Simwogerere Mulangwa nga ye
      Ndugwa ow’okusatu.

 4. JJOOGA: Yali mutabani wa Simwogerere Mulangwa eyasikira
       mugandawe Serunjogi ku bwa Ndugwa. Sserunjogi teyazaala mwana.

 5. KAVUMA: Mutabani wa Jjooga ye yasikira kitaawe mu bwa Ndugwa.

 6. TEBUSEEKE: Mutabani wa Jjooga ye yasikira mugandawe Kavuma.

 7. KATAMBA: Mutabani wa Tebuseeke.

 8. KATAMBA KATAMBAZI: Mutabani wa Katamba.

 9. MULEERA JJOOGA: Mutabani wa Katambaazi

10. KAVUMA KATO KINENENNYUMBA: Mutabani wa Muleera Jooga.

11. SIMWOGERERE: Mutabani wa Kavuma.

12. KAKIKKA MBEGERA: Mutabani wa Muleera Jjooga.

13. LUTTAMAGUZI: Mutabani wa Muleera Jooga ye yasikira mugandawe
      Kakikka Mbegera .

14. MAYANJA: Mutabani wa Kakikka Mbegera

15. KIRINYA: Mutabani wa Kakikka Mbegera ye yasikira mugandawe
      Mayanja.

16. DANZE: Mutabani wa Mujoona era muzzukulu wa Muleera Jooga.

17. TUKKE: Mutabani wa Mujoona.

18. SEMWOGERERE KIBIINA: Mutabani wa Mayanja.

19. KAKIKKA KYABASINGA: Mutabani wa Simwogerere Kibiina.
      Yali Ndugwa ate n’avaako nafuuka ow’Omutuba gwa Nalungu
       e Ssumba.

20. ZAKALIYA GADANGA LULE GAMULUBAALE: Mutabani wa Koogerekibi,
       muzzukulu wa Luttamaguzi.

21. SADIKI KINENE MULAGWE: Mutabani wa Simwogerere Kibiina,
      muzzukulu wa Mayanja.

22. SAULO SEMBUZI : Mutabani wa Nkedi.

23. ASERI MUTANDA: Mutabani wa Tebukozza Kyambalango..

24. YOWANA SEMAKULA: Mutabani wa Kasiiwukira muzzukulu wa Mayanja.

25. ALEXANDER KATAMBA MUDDEMBUGA: Mutabani wa Nagulumbya
      Mpagi muzzukulu wa Mayanja.

26. ALEXANDER KATENDE MPAGI: Mutabani wa Samuel Katende

27. SSEMAKULA MUSOKE GRACE: Ye mutabani wa Yafesi Kasepeewo
       Semakula Musoke , muzzukulu wa Zakaliya Gadanga Lule Ndugwa.

Send SMS
Email (login here)
Get email address