Waliwo ebifo oba ensozi enkulu mu kika ezisaanidde okumanya. Era ze zino:
EKIFO OMUTAKA
Ssekiwunga (Mawokota) Kasana
Kanyike (Mawokota) Ssebugulu
Buwere (Mawokota) Ssekalongo
Magala (Ssingo) Natiigo
Ettamu (Ssingo) Kawuula
Ekkunya (Ssingo) Ssebiranda
Nanvule (Ssingo) Kyabasinga
Kapeeka (Busiro) Kinenennyumba ne Simwogerere Mulangwa
Sseggulu Sseggulu
Nkonya Malunda
Katubwe Makamba
Ddundu (Busiro) Ssettuba
Kawumu (Busiro) Butiba
Gganda (Busiro) Ssebwana
Tojjo (Busiro) Kasujju
Ssekanyonyi (Busiro) Kamenyamiggo
Kangavve (Bulemeezi) Ssekiwala
Butanza (Bulemeezi) Nakatanza
Luyima ( Bulemeezi) Nakatanza
Migadde (Kyaddondo) Kasoma
Mubanda (Bulemeezi) Kiwanda
Mwami (Kyaddondo) Nandugu
Jokolera (Kyaddondo) Mpinga
Ssumba (Busiro) Nalungu
Kavule (Kyaddondo) Kabumba
Banda (Kyaddondo) Muganwa
Ggangu (Kyaddondo) Kaweekwa
Maya (Kyaddondo) Kaddugala
Bubwa (Kyaggwe) Namugwanga
Ndugu (Kyaggwe) Myamba Ssebiiso
Kawuma (Kyaggwe) Kkoko
Mwera (Busujju) Kasujju