Tutuusa okwebaza kwafe eri abo bonna abakoze omurimu ogw’ettendo okulaba nga ekika kigenda mu maaso. Twebaza abo bonna abatuwadde ensimbi okulaba ng’omurimu guno gugenda mu maaso.
Amannya gabatuwadde obuwagizi tujja ku galaga gyebujjako. Era wano mu bifananyi nga Abagave abakoze omurimu ogw’ettendo nga bali mu zimu ku nkiiko ezituula ku Sabrinas
Awo Abagave nga bateesa
Ezimu ku nkiiko za kakiiko akateesiteesi akatuula ku Sabrina. Luno lwaliwo nga 13 Nov 2008
nga bateesa
wano nga omubeezi w'Omuwaniika Caster Ssimwogerere nga annyonyola ensonga. Ate amudiiride ku dyo we ye Lule David Mutyaba Muzzan'ganda Omuteesiteesi omukulu